Juliana Kanyomozi - Omwana (Official Music Video)
Official Music Video for "Omwana" by Juliana. Stream & Download: https://keleledigital.ffm.to/omwanajuliana Connect with Juliana: https://ffm.bio/julianakanyomozi Lyrics: Abeeyo kati mbuza Ali atya omwana Nalonda bulungi nyo Mumulaba mutya owange Kati manya onfudde international Owe Uganda Ogumye mu buwangwa ne enono Nti tolinswaaza Nze nakwetimbatimba mbulago Nze wammala yeye Ono ye nawangula lotto Mbasiibula Laaaaaa…. Watekayo omusingo Walaga toliimu birimbo Onsomose olutindo Paka wano wetutuuse mumaaso Abeeyo kati mbuuza ali atya omwana Nalonda bulungi nyo, mumulaba mutya owange Nabeeno kati mbuuza, ali atya omwana Munsiimeko abange, Nalonda nyo omwana Nfunyeemu enjawulo entonotono Bakuzaale kati mumaka muno Kekasana akakulweggulo Akawungeezi nfune otulo Ono owange kaduuka Tebalamuza atte teri kutunda Lwensobezza temuli kulimba Olupapula dwo ssi mupiira Eradde taata, ono yempagi yange Kiri bulaala maama ono ye muntu wange Obuteebuuza kibi nyo Kati manya onfudde international Owe Uganda Ogumye mu buwangwa ne enono Nti tolinswaaza Nze nakwetimbatimba mbulago Nze wammala yeye Ono ye nawangula lotto Mbasiibula Laaaaaa…. Watekayo omusingo Walaga toliimu birimbo Onsomose olutindo Paka wano wetutuuse mumaaso Mbasiibula, emirembe ngalo Twekatte Holy father father father yoooo Mbasiibula emirembe ngalo Twekwatte holy father atukuume yoooo #JulianaKanyomozi #Omwana #MainAct
السنة
2023
المدة
3m
IMDb
7.8
طاقم العمل
Juliana Kanyomozi
Singer
طاقم العمل
Juliana Kanyomozi
Singer
قد يعجبك أيضًا
Debordo Leekunfa - Djeneba Djaba - Clip officiel
Iyanii ft Mwanaa(Vijana Barubaru) & Cedo - Kifo Cha Mende (Official Music Video)
Yo Maps - Ex Wamunandi (Official Music Video)
Rema - YAYO (Lyric Visualizer)
Jah Prayzah - Donhodzo (Official Music Video)
Jah Prayzah - Soja Rinosvika Kure (Official Video)
Goulam - On s'en ira (Remix Kompa)
l'oiseau rare - je suis désolé
Mercy Chinwo Greatest Hits - Top Christian Gospel Worship Songs
AMAPIANO BANGERS 2024 #amapiano #hitsongs #2024
BEST AMAPIANO MIX 2024
GOSPEL MUSIC 2023 ✝ BEST GOSPEL MIX : Sinach, Cece Winans , Tasha Cobbs
Sheebah - John Rambo
Jose Chameleon - Jamila (Official Video Song)
Dr Jose Chameleon & Bushoke - Mama rhoda
Jose Chameleone - Tatizo (Official Music Video)
Inkabi Zezwe (Big Zulu & Sjava) - Umbayimbayi [Official Audio]
Jay Melody - Siyawezi (Official Video)
Brenda Fassie - Too Late For Mama
Jay Melody - Wa Peke Yangu (Official Video)
Jah Prayzah - Ticheneke (Official Music Video)
Jah Prayzah - Tenda
Jah Prayzah - Chengetedza
Jah Prayzah - Chiremerera
اختيارات مميزة
هل تريد المزيد من الترفيه؟ استكشف منصة الألعاب المقترحة ووجهة الدراما القصيرة التي نوصي بها.

